-
1 Bassekabaka 9:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 awo nja kunyweza entebe y’obwakabaka bwo ku Isirayiri emirembe n’emirembe, nga bwe nnasuubiza Dawudi kitaawo nga ŋŋamba nti: ‘Tewaalemenga kubaawo musajja wa mu lunyiriri lwo atuula ku ntebe y’obwakabaka bwa Isirayiri.’+
-
-
Zabbuli 89:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 Nja kunyweza ezzadde lye emirembe n’emirembe,
Era entebe ye ey’obwakabaka nja kugiwangaaza ng’eggulu.+
-