-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 34:6, 7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Era mu bibuga bya Manase ne Efulayimu+ ne Simiyoni ne Nafutaali ne mu bifo ebyali bibyetoolodde ebyali byafuuka amatongo, 7 yamenyaamenya ebyoto era n’abetenta ebikondo ebisinzibwa* n’ebifaananyi ebyole+ n’abifuula enfuufu. Era yatemaatema obutuuti bwonna obwali bwoterezebwako obubaani mu nsi ya Isirayiri yonna;+ oluvannyuma n’akomawo e Yerusaalemi.
-