-
Yoswa 19:46Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
46 Me-yalakoni, ne Lakoni; ensalo eyo yali eyita kumpi n’e Yopa.+
-
-
Yoswa 19:48Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
48 Obwo bwe bwali obusika bw’ab’ekika kya Ddaani ng’empya zaabwe bwe zaali, era ebyo bye byali ebibuga n’ebyalo ebibyetoolodde.
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Era Dawudi n’ategekawo ekyuma kingi nnyo eky’okukolamu emisumaali egy’enzigi n’ebigatta, era n’ategekawo n’ekikomo kingi nnyo nga tekisobola na kupimibwa,+ 4 n’embaawo z’emiti gy’entolokyo+ nga tezisobola kubalibwa; kubanga Abasidoni+ n’Abatuulo+ baaleetera Dawudi embaawo z’emiti gy’entolokyo nnyingi nnyo.
-