-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 6:31, 32Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 Bano Dawudi be yalonda okukulira eby’okuyimba mu nnyumba ya Yakuwa ng’Essanduuko emaze okuteekebwayo.+ 32 Be baali bavunaanyizibwa ku by’okuyimba mu weema entukuvu ey’okusisinkaniramu okutuusa Sulemaani lwe yazimba ennyumba ya Yakuwa mu Yerusaalemi.+ Baatuukirizanga obuvunaanyizibwa bwabwe obwabaweebwa.+
-