-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 17:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Baali wamu n’Abaleevi bano: Semaaya ne Nesaniya ne Zebadiya ne Asakeri ne Semiramosi ne Yekonasaani ne Adoniya ne Tobiya ne Tobadoniya, era ne bakabona bano:+ Erisaama ne Yekolaamu. 9 Ne batandika okuyigiriza mu Yuda nga balina ekitabo ky’Amateeka ga Yakuwa;+ ne batalaaga ebibuga byonna ebya Yuda nga bayigiriza abantu.
-