3 Awo Eriyasibu+ kabona asinga obukulu ne baganda be bakabona ne basituka ne bazimba Omulyango gw’Endiga.+ Baagutukuza+ ne bawangamu enzigi. Beeyongera okuzimba ekitundu ekyo okutuuka ku Munaala gwa Meya+ ne bakitukuza, era n’okutuukira ddala ku Munaala gwa Kananeri.+