-
Eseza 1:19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Bwe kiba nga kirungi eri kabaka, kabaka ayise ekiragiro era kiwandiikibwe mu mateeka ga Buperusi ne Bumeedi agatasobola kusazibwamu,+ nti Vasuti taddangamu okujja mu maaso ga Kabaka Akaswero, era mu kifo kye eky’obwannaabakyala kabaka ateekewo omukazi omulala amusinga.
-