7 Oyo ye yali alabirira Kadasa, kwe kugamba, Eseza, omwana wa kitaawe omuto,+ kubanga teyalina kitaawe wadde nnyina. Omuwala oyo yali yakula bulungi era ng’alabika bulungi nnyo, era kitaawe ne nnyina bwe baafa, Moluddekaayi n’amutwala n’amukuza ng’omwana we.