3 mu mwaka ogw’okusatu ogw’obufuzi bwe, yagabula abaami be bonna n’abaweereza be ekijjulo, era ab’amagye ga Buperusi+ ne Bumeedi,+ n’abakungu, n’abaami b’ebitundu, baali mu maaso ge.
16 Awo Eseza n’atwalibwa eri Kabaka Akaswero mu nnyumba ya kabaka mu mwezi ogw’ekkumi, kwe kugamba, omwezi gwa Tebesi,* mu mwaka ogw’omusanvu+ ogw’obufuzi bwe.