Yobu 7:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Ng’ekire bwe kiggwaawo ne kibula;N’oyo akka emagombe* tavaayo.+ Zabbuli 115:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Abafu tebatendereza Ya,+Newakubadde abo abakkirira mu kusirika.+ Isaaya 38:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Nnagamba nti: “Siriraba Ya,* siriraba Ya mu nsi y’abalamu.+ Siriddayo kulaba bantuNga ndi wamu n’abo ababeera mu kifo ekitaliimu bulamu.
11 Nnagamba nti: “Siriraba Ya,* siriraba Ya mu nsi y’abalamu.+ Siriddayo kulaba bantuNga ndi wamu n’abo ababeera mu kifo ekitaliimu bulamu.