-
Yobu 1:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Yali akyayogera, omulala n’ajja n’agamba Yobu nti: “Abakaludaaya+ bazze nga bali mu bibinja bisatu, ne banyaga eŋŋamira ne bazitwala, era ne batta abaweereza bo n’ekitala. Nze mponyeewo nzekka, ne nzija okukubuulira.”
-