-
Yobu 10:18, 19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Kale lwaki wanzigya mu lubuto lwa mmange?+
Nnandibadde nnafa nga tewannabaawo n’omu andaba.
19 Nnandibadde ng’atabangawo;
Nnandiggiddwa mu lubuto lwa mmange ne ntwalibwa butereevu mu ntaana.’
-
-
Yeremiya 15:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Zinsanze nze mmange, olw’okuba wanzaala,+
Ndi muntu ayomba era awakana n’ensi yonna buli kiseera.
Siwolangako era seewolangako;
Naye bonna bankolimira.
-