-
Olubereberye 19:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Awo bamalayika ababiri ne batuuka e Sodomu akawungeezi, era Lutti yali atudde ku mulyango oguyingira mu Sodomu. Bwe yabalaba n’ayimuka okubasisinkana era n’avunnama wansi.+
-
-
Olubereberye 19:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Naye Lutti n’abeegayirira nnyo, bwe batyo ne bagenda naye mu nnyumba ye. N’abategekera ekijjulo, n’afumba emigaati egitali mizimbulukuse ne balya.
-