Olubereberye 18:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Mazima ddala toyinza kukola bw’otyo, otte abatuukirivu awamu n’ababi, abatuukirivu n’ababi batuukibweko ekintu kye kimu!+ Toyinza kukola bw’otyo.+ Omulamuzi w’ensi yonna taakole kituufu?”+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Entiisa ya Yakuwa k’ebabeereko.+ Mwegendereze bye mukola, kubanga Yakuwa Katonda waffe takola bitali bya bwenkanya,+ tasaliriza,+ era talya nguzi.”+ Zabbuli 92:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Nga balangirira nti Yakuwa mwesigwa. Lwe Lwazi lwange,+ era mu ye temuli butali butuukirivu.
25 Mazima ddala toyinza kukola bw’otyo, otte abatuukirivu awamu n’ababi, abatuukirivu n’ababi batuukibweko ekintu kye kimu!+ Toyinza kukola bw’otyo.+ Omulamuzi w’ensi yonna taakole kituufu?”+
7 Entiisa ya Yakuwa k’ebabeereko.+ Mwegendereze bye mukola, kubanga Yakuwa Katonda waffe takola bitali bya bwenkanya,+ tasaliriza,+ era talya nguzi.”+