-
Yoswa 10:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Awo bakabaka abataano ab’Abaamoli+—kabaka wa Yerusaalemi, kabaka wa Kebbulooni, kabaka wa Yalamusi, kabaka wa Lakisi, ne kabaka wa Eguloni—ne bakuŋŋaana nga bali wamu n’amagye gaabwe, ne bagenda ne basiisira okulwanyisa Gibiyoni.
-
-
Yoswa 10:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Yakuwa n’abaleetera okukyankalana.+ Abayisirayiri ne batta bangi nnyo ku bo e Gibiyoni, ne babawondera mu kkubo eryambuka e Besu-kolooni, nga bagenda babatta okutuukira ddala e Azeka n’e Makkeda.
-