6 Mu mwaka ogw’ebikumi ebina mu ekinaana ng’Abayisirayiri bavudde mu nsi ya Misiri,+ mu mwaka ogw’okuna okuva Sulemaani lwe yatandika okufuga Isirayiri, mu mwezi gwa Ziivu,+ (kwe kugamba, omwezi ogw’okubiri), Sulemaani yatandika okuzimba ennyumba ya Yakuwa.+