1 Samwiri 17:45 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Awo Dawudi n’addamu Omufirisuuti nti: “Ojja gye ndi ng’olina ekitala n’amafumu+ abiri, naye nze nzija gy’oli mu linnya lya Yakuwa ow’eggye,+ Katonda w’eggye lya Isirayiri gw’osoomoozezza.*+ Yeremiya 17:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Wa mukisa omuntu* eyeesiga Yakuwa,Assa obwesige bwe mu Yakuwa.+
45 Awo Dawudi n’addamu Omufirisuuti nti: “Ojja gye ndi ng’olina ekitala n’amafumu+ abiri, naye nze nzija gy’oli mu linnya lya Yakuwa ow’eggye,+ Katonda w’eggye lya Isirayiri gw’osoomoozezza.*+