-
2 Samwiri 12:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Kale nno ekitala tekiriva mu nnyumba yo,+ olw’okuba wannyooma n’otwala mukazi wa Uliya Omukiiti abe mukazi wo.’ 11 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘Nja kukuleetera emitawaana nga gisibuka mu nnyumba yo mmwennyini;+ nja kutwala bakazi bo ng’olaba mbawe omusajja omulala,*+ era ajja kwebaka nabo emisana ttuku.*+
-