Eby’Abaleevi 26:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 nnaabawanga enkuba mu kiseera kyayo ekituufu,+ n’ensi eneebalanga emmere,+ era n’emiti egy’omu nnimiro ginaabalanga ebibala. Zabbuli 67:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ensi ejja kubaza emmere;+Katonda, Katonda waffe, ajja kutuwa omukisa.+ Isaaya 25:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ku lusozi luno+ Yakuwa ow’eggye aliteekerateekera amawanga gonnaEkijjulo eky’ebya ssava,+Ekijjulo okuli omwenge omulungi,*Eky’ebya ssava ebijjudde obusomyo,Eky’omwenge omulungi, ogusengejjeddwa. Isaaya 30:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Era alikuwa enkuba okufukirira ensigo z’olisiga mu ttaka,+ n’emmere ettaka gye liribaza eriba nnyingi nnyo era nga nnungi nnyo.+ Ku lunaku olwo ensolo zo ziririira mu malundiro amanene.+
4 nnaabawanga enkuba mu kiseera kyayo ekituufu,+ n’ensi eneebalanga emmere,+ era n’emiti egy’omu nnimiro ginaabalanga ebibala.
6 Ku lusozi luno+ Yakuwa ow’eggye aliteekerateekera amawanga gonnaEkijjulo eky’ebya ssava,+Ekijjulo okuli omwenge omulungi,*Eky’ebya ssava ebijjudde obusomyo,Eky’omwenge omulungi, ogusengejjeddwa.
23 Era alikuwa enkuba okufukirira ensigo z’olisiga mu ttaka,+ n’emmere ettaka gye liribaza eriba nnyingi nnyo era nga nnungi nnyo.+ Ku lunaku olwo ensolo zo ziririira mu malundiro amanene.+