3Olutalo olwali wakati w’ennyumba ya Sawulo n’ennyumba ya Dawudi lweyongera mu maaso; Dawudi yeeyongera okubeera ow’amaanyi,+ naye ng’ennyumba ya Sawulo yeeyongera kunafuwa bunafuyi.+
9 Nja kubeeranga naawe buli gy’onoogendanga,+ era nja kuzikiriza abalabe bo bonna bave mu maaso go.+ Ate era erinnya lyo nja kulifuula kkulu,+ era ojja kuba omu ku bantu abamanyifu ennyo mu nsi.