Zabbuli 96:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Mulangirire mu mawanga nti: “Yakuwa afuuse Kabaka!+ Ensi yanywezebwa, teyinza kusagaasagana. Ajja kulamula abantu mu bwenkanya.”+ Zabbuli 97:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 97 Yakuwa afuuse Kabaka!+ Ensi k’esanyuke.+ Ebizinga ebingi ka bijaganye.+ Isaaya 52:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Ebigere by’oyo aleeta amawulire amalungi nga birabika bulungi ku nsozi,+Oyo alangirira emirembe,+Oyo aleeta amawulire amalungi ag’ekintu ekisingako obulungi,Oyo alangirira obulokozi,Oyo agamba Sayuuni nti: “Katonda wo afuuse Kabaka!”+ Okubikkulirwa 11:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 nga bagamba nti: “Tukwebaza Yakuwa* Katonda, Omuyinza w’Ebintu Byonna, aliwo,+ era eyaliwo, kubanga okozesezza amaanyi go amangi ennyo n’otandika okufuga nga kabaka.+ Okubikkulirwa 19:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ne mpulira eddoboozi eryali ng’ery’ekibiina ekinene, era ng’ery’amazzi amangi agayira, era ng’ery’okubwatuka kw’eggulu okw’amaanyi. Ne bagamba nti: “Mutendereze Ya,*+ kubanga Yakuwa* Katonda waffe, Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ atandise okufuga nga kabaka.+
10 Mulangirire mu mawanga nti: “Yakuwa afuuse Kabaka!+ Ensi yanywezebwa, teyinza kusagaasagana. Ajja kulamula abantu mu bwenkanya.”+
7 Ebigere by’oyo aleeta amawulire amalungi nga birabika bulungi ku nsozi,+Oyo alangirira emirembe,+Oyo aleeta amawulire amalungi ag’ekintu ekisingako obulungi,Oyo alangirira obulokozi,Oyo agamba Sayuuni nti: “Katonda wo afuuse Kabaka!”+
17 nga bagamba nti: “Tukwebaza Yakuwa* Katonda, Omuyinza w’Ebintu Byonna, aliwo,+ era eyaliwo, kubanga okozesezza amaanyi go amangi ennyo n’otandika okufuga nga kabaka.+
6 Ne mpulira eddoboozi eryali ng’ery’ekibiina ekinene, era ng’ery’amazzi amangi agayira, era ng’ery’okubwatuka kw’eggulu okw’amaanyi. Ne bagamba nti: “Mutendereze Ya,*+ kubanga Yakuwa* Katonda waffe, Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ atandise okufuga nga kabaka.+