-
1 Samwiri 26:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Naye Dawudi n’agamba Abisaayi nti: “Tomukolako kabi, kubanga ani ayinza okugolola omukono gwe ku oyo Yakuwa gwe yafukako amafuta+ n’atabaako musango?”+ 10 Dawudi era n’agamba nti: “Nga Yakuwa bw’ali omulamu, Yakuwa kennyini y’anaamutta,+ oba olunaku lujja kutuuka+ afe, oba ajja kugenda mu lutalo afiireyo.+
-