-
2 Samwiri 22:2-4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Yagamba nti:
“Yakuwa lwe lwazi lwange era kye kigo kyange;+ y’annunula.+
3 Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,
Ye ngabo yange+ era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange,+
Kye kifo mwe nzirukira,+ era ye mulokozi wange;+ ggwe omponya ebikolwa eby’obukambwe.
4 Nkoowoola Yakuwa, oyo agwanidde okutenderezebwa,
Era nja kununulibwa mu mukono gw’abalabe bange.
-