-
1 Samwiri 2:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Emitego gy’abasajja ab’amaanyi gimenyeddwamenyeddwa,
Naye abo abanafu bafuuse ba maanyi.+
-
-
Isaaya 40:29-31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Abalenzi bajja kukoowa era batendewalirwe,
N’abavubuka bajja kwesittala bagwe,
31 Naye abo abateeka essuubi lyabwe mu Yakuwa bajja kuddamu okufuna amaanyi.
Bajja kutumbiira waggulu nga balinga abalina ebiwaawaatiro by’empungu.+
Bajja kudduka naye nga tebaggwaamu maanyi;
Bajja kutambula naye nga tebakoowa.”+
-