-
Yeremiya 51:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Eddoboozi lye lireetera
Amazzi agali mu ggulu okuyira,
Era aleetera ebire okwambuka nga biva ku nkomerero y’ensi.
-
-
Yona 1:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Awo Yakuwa n’aleeta empewo ey’amaanyi ku nnyanja, ne wabaawo omuyaga ogw’amaanyi ennyo ku nnyanja, ekyombo ne kibulako katono okumenyeka.
-