Ekyamateeka 10:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 akola ku nsonga z’omwana atalina kitaawe* n’eza nnamwandu+ mu bwenkanya, era ayagala omugwira+ n’amuwa emmere n’eky’okwambala. Zabbuli 68:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kitaawe w’abatalina bakitaabwe era omukuumi* wa bannamwandu+Ye Katonda ali mu kifo kye ekitukuvu.+
18 akola ku nsonga z’omwana atalina kitaawe* n’eza nnamwandu+ mu bwenkanya, era ayagala omugwira+ n’amuwa emmere n’eky’okwambala.