5 “Ndijja gye muli okubalamula, era ndivunaana mu bwangu abalogo+ n’abenzi n’abalayira eby’obulimba+ n’abalyazaamaanya abakozi baabwe,+ n’abo abanyigiriza bannamwandu n’abaana abatalina bakitaabwe,+ era n’abo abagaana okuyamba abagwira.+ Abo tebantya,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba.