Zabbuli 3:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Bangi banjogerako nti: “Katonda tajja kumulokola.”+ (Seera)* Zabbuli 42:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Amaziga gange ye mmere yange emisana n’ekiro;Abantu bankudaalira okuzibya obudde nga bagamba nti “Katonda wo ali ludda wa?”+ Zabbuli 79:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Lwaki amawanga gandibuuzizza nti: “Katonda waabwe ali ludda wa?”+ Nga tukirabako n’amaaso gaffe, amawanga ka gakitegeereNti wabaddewo okuwoolera eggwanga olw’omusaayi gw’abaweereza bo ogwayiibwa.+
3 Amaziga gange ye mmere yange emisana n’ekiro;Abantu bankudaalira okuzibya obudde nga bagamba nti “Katonda wo ali ludda wa?”+
10 Lwaki amawanga gandibuuzizza nti: “Katonda waabwe ali ludda wa?”+ Nga tukirabako n’amaaso gaffe, amawanga ka gakitegeereNti wabaddewo okuwoolera eggwanga olw’omusaayi gw’abaweereza bo ogwayiibwa.+