25 Ate era Dawudi n’abakulu b’ebibinja by’obuweereza ne balonda abamu ku baana ba Asafu, n’aba Kemani, n’aba Yedusuni+ baweereze nga boogera eby’obunnabbi nga bakubirako entongooli n’ebivuga eby’enkoba+ n’ebitaasa.+ Olukalala lw’abo abeenyigira mu buweereza obwo lwe luno: