-
Ekyamateeka 32:45-47Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
45 Musa bwe yamala okwogera ebigambo ebyo byonna eri Isirayiri yonna, 46 n’abagamba nti: “Musseeyo omwoyo ku bigambo byonna bye njogera nga mbalabula leero,+ musobole okuyigiriza abaana bammwe okukolera ku bigambo byonna eby’Amateeka gano.+ 47 Kubanga kino si kigambo ekitaliimu nsa, wabula bwe bulamu bwammwe,+ era bwe munaakolera ku kigambo kino mujja kuwangaala mu nsi gye mugenda okutwala nga musomose Yoludaani.”
-