-
2 Samwiri 23:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Katonda wa Isirayiri yayogera;
Olwazi lwa Isirayiri+ lwaŋŋamba nti,
‘Oyo afuga abantu bw’aba omutuukirivu,+
Era bw’afuga ng’atya Katonda,+
4 Obufuzi bwe buba ng’ekitangaala eky’oku makya ng’omusana gwaka,+
Ku makya nga teri bire.
Buba ng’ekitangaala oluvannyuma lw’enkuba okutonnya,
Ekireetera omuddo okumera.’+
-