Olubereberye 39:19, 20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Mukama we olwawulira ebigambo mukazi we bye yamugamba nti: “Bino omuweereza wo bye yankoze,” n’asunguwala nnyo. 20 Mukama wa Yusufu n’amutwala n’amuwaayo mu kkomera abasibe ba kabaka gye baasibirwanga, n’abeera eyo mu kkomera.+
19 Mukama we olwawulira ebigambo mukazi we bye yamugamba nti: “Bino omuweereza wo bye yankoze,” n’asunguwala nnyo. 20 Mukama wa Yusufu n’amutwala n’amuwaayo mu kkomera abasibe ba kabaka gye baasibirwanga, n’abeera eyo mu kkomera.+