-
1 Samwiri 15:13, 14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Oluvannyuma Samwiri bwe yagenda eri Sawulo, Sawulo n’amugamba nti: “Yakuwa akuwe omukisa. Nkoze Yakuwa bye yagamba.” 14 Kyokka Samwiri n’amugamba nti: “Lwaki ate mpulira endiga ezikaaba, n’ente eziŋooŋa?”+
-