Engero 15:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Okuba n’ebitono ng’otya Yakuwa+Kisinga okuba n’eby’obugagga ebingi naye nga weeraliikirira.*+ Yakobo 2:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Muwulire, baganda bange abaagalwa. Katonda teyalonda abantu ensi b’etwala okuba abaavu okubeera abagagga mu kukkiriza,+ era abasika b’Obwakabaka bwe yasuubiza abo abamwagala?+
5 Muwulire, baganda bange abaagalwa. Katonda teyalonda abantu ensi b’etwala okuba abaavu okubeera abagagga mu kukkiriza,+ era abasika b’Obwakabaka bwe yasuubiza abo abamwagala?+