-
Olubereberye 6:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Awo Yakuwa n’alaba ng’ebikolwa by’omuntu ebibi biyitiridde mu nsi era nga n’ebirowoozo byonna eby’omu mutima gwe bibi ekiseera kyonna.+
-
-
Zabbuli 36:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Ne bw’aba ku kitanda kye abaako ebintu ebibi by’ateekateeka okukola.
Akwata ekkubo eritali ddungi;
Teyeesamba bintu bibi.
-