Zabbuli 20:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Abamu beesiga magaali, abalala mbalaasi,+Naye ffe tukoowoola linnya lya Yakuwa Katonda waffe.+ Zabbuli 33:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Okussa obwesige mu mbalaasi ng’osuubira nti esobola okukulokola* kuba kwerimba;+Amaanyi gaayo amangi tegasobola kukulokola. Isaaya 31:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Zibasanze abo abagenda e Misiri okufunayo obuyambi,+Abo abeesiga embalaasi,+Abeesiga amagaali g’olutalo olw’okuba mangi,Era abeesiga embalaasi z’olutalo* olw’okuba za maanyi. Naye tebeesiga Mutukuvu wa Isirayiri,Era tebanoonya Yakuwa.
17 Okussa obwesige mu mbalaasi ng’osuubira nti esobola okukulokola* kuba kwerimba;+Amaanyi gaayo amangi tegasobola kukulokola.
31 Zibasanze abo abagenda e Misiri okufunayo obuyambi,+Abo abeesiga embalaasi,+Abeesiga amagaali g’olutalo olw’okuba mangi,Era abeesiga embalaasi z’olutalo* olw’okuba za maanyi. Naye tebeesiga Mutukuvu wa Isirayiri,Era tebanoonya Yakuwa.