4 n’abalagira nti: “Mugambe mukama wange Esawu nti, ‘Omuweereza wo Yakobo agambye nti: “Mbadde ne Labbaani ekiseera kiwanvu okutuusa kaakano.+ 5 Era nfunye ente, endogoyi, endiga, n’abaweereza abasajja n’abakazi,+ era mpeerezza mukama wange obubaka okumutegeeza ku kujja kwange, ankwatirwe ekisa.”’”