-
Engero 6:26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 Olwa malaaya, omusajja tasigaza kantu konna okuggyako omugaati,+
Era muka omusajja aleetera omuntu okufiirwa obulamu bwe.
-
-
Lukka 15:13, 14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Nga wayiseewo ennaku ntono, omulenzi omuto yakuŋŋaanya ebintu bye byonna n’agenda mu nsi ey’ewala, era ebintu bye n’abyonoonera eyo nga yeenyigira mu mpisa embi. 14 Bwe yamalawo ebintu bye byonna, enjala ey’amaanyi n’egwa mu nsi eyo, era n’aba ng’ali mu bwetaavu.
-