2 Samwiri 8:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Dawudi yafuga Isirayiri yonna,+ era yalamulanga abantu be bonna mu bwenkanya ne mu butuukirivu.+ Zabbuli 89:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Obutuukirivu n’obwenkanya gye misingi gy’entebe yo ey’obwakabaka;+Okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa biyimirira mu maaso go.+ Isaaya 9:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Obufuzi bwe*N’emirembe tebirikoma kweyongerayongera,+Ku ntebe ya Dawudi+ ne ku bwakabaka bweOkusobola okubunyweza+ n’okububeesaawoOkuyitira mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu,+Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe. Obunyiikivu bwa Yakuwa ow’eggye bulikituukiriza.
14 Obutuukirivu n’obwenkanya gye misingi gy’entebe yo ey’obwakabaka;+Okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa biyimirira mu maaso go.+
7 Obufuzi bwe*N’emirembe tebirikoma kweyongerayongera,+Ku ntebe ya Dawudi+ ne ku bwakabaka bweOkusobola okubunyweza+ n’okububeesaawoOkuyitira mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu,+Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe. Obunyiikivu bwa Yakuwa ow’eggye bulikituukiriza.