Omubuulizi 5:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Nnalaba nga kino kye kirungi era nga kye kisaana: omuntu okunywa n’okulya n’okusanyuka olw’ebyo by’aba afubye+ okukola mu kiseera ekitono Katonda ow’amazima ky’aba amuwadde, kubanga eyo ye mpeera ye.*+ Omubuulizi 8:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 N’olwekyo nnasemba eky’okusanyuka,+ kubanga eri omuntu teri kisinga kulya, kunywa, na kusanyuka; ebyo binaabangawo mu kutegana kwe mu kiseera ky’obulamu+ Katonda ow’amazima bwe yamuwa wansi w’enjuba.
18 Nnalaba nga kino kye kirungi era nga kye kisaana: omuntu okunywa n’okulya n’okusanyuka olw’ebyo by’aba afubye+ okukola mu kiseera ekitono Katonda ow’amazima ky’aba amuwadde, kubanga eyo ye mpeera ye.*+
15 N’olwekyo nnasemba eky’okusanyuka,+ kubanga eri omuntu teri kisinga kulya, kunywa, na kusanyuka; ebyo binaabangawo mu kutegana kwe mu kiseera ky’obulamu+ Katonda ow’amazima bwe yamuwa wansi w’enjuba.