Isaaya 42:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Bw’ati Katonda ow’amazima, Yakuwa, bw’agamba,Oyo eyatonda eggulu era eyalibamba,+Eyayanjuluza ensi era eyakola byonna ebigiriko.+ Awa abantu abagiriko omukka gwe bassa+Era awa abo abagitambulirako omwoyo:+ Isaaya 48:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Omukono gwange gwe gwassaawo omusingi gw’ensi,+Era omukono gwange ogwa ddyo gwe gwabamba eggulu.+ Bwe mbiyita, biyimirira wamu.
5 Bw’ati Katonda ow’amazima, Yakuwa, bw’agamba,Oyo eyatonda eggulu era eyalibamba,+Eyayanjuluza ensi era eyakola byonna ebigiriko.+ Awa abantu abagiriko omukka gwe bassa+Era awa abo abagitambulirako omwoyo:+
13 Omukono gwange gwe gwassaawo omusingi gw’ensi,+Era omukono gwange ogwa ddyo gwe gwabamba eggulu.+ Bwe mbiyita, biyimirira wamu.