-
Yeremiya 10:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Bonna tebategeera era basirusiru.+
Okuyigiriza okuva eri ebifaananyi ebyakolebwa mu muti kubuzaabuza abantu.+
9 Obubaati bwa ffeeza buva mu Talusiisi,+ ne zzaabu ava Yufaazi,
Abaweesi n’abakugu mu mirimu gy’emikono bamuteeka ku bifaananyi eby’emiti.
Abantu babyambaza engoye ezikoleddwa mu wuzi eza bbulu n’eza kakobe.
Byonna bikolebwa bantu bakugu.
-