Yeremiya 50:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 “Mudduke mu Babulooni,Muve mu nsi y’Abakaludaaya,+Mubeere ng’ensolo ezikulembedde ekisibo. Okubikkulirwa 18:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+
4 Awo ne mpulira eddoboozi eddala okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Mukifulumemu abantu bange,+ bwe muba nga temwagala kussa kimu nakyo mu bibi byakyo, era bwe muba nga temwagala kugabana ku bibonyoobonyo byakyo.+