19 kubanga Katonda yalaba nga kirungi okuleka ebintu byonna okubeera mu ye mu bujjuvu,+ 20 era okuyitira mu ye addemu okutabaganya ebintu byonna gy’ali+ ng’aleetawo emirembe okuyitira mu musaayi+ gwe yayiwa ku muti ogw’okubonaabona, ka bibe bintu eby’oku nsi oba eby’omu ggulu.