19 Malayika n’akozesa ekiwabyo kye ku nsi n’akungula ezzabbibu ery’oku nsi n’alisuula mu ssogolero eddene ery’obusungu bwa Katonda.+20 Ezzabbibu ne lirinnyirirwa ebweru w’ekibuga era omusaayi ne guva mu ssogolero, ng’obugulumivu gutuuka ku nkoba z’embalaasi, ate ng’obuwanvu guli sitadiya 1,600.*