-
Okuva 14:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Ŋŋenda kuleka emitima gy’Abamisiri gibe mikakanyavu bayingire mu nnyanja babawondere, ndyoke nneegulumize nga mpangula Falaawo n’eggye lye lyonna, n’amagaali ge ag’entalo, n’abasirikale be abeebagala embalaasi.+
-
-
Abaruumi 9:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Kubanga mu Kyawandiikibwa Katonda agamba Falaawo nti: “Nkulese ng’okyali mulamu, nsobole okukukozesa okulaga amaanyi gange, era erinnya lyange lisobole okulangirirwa mu nsi yonna.”+
-