2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Yayokya ennyumba ya Katonda ow’amazima+ era n’amenyaamenya bbugwe wa Yerusaalemi;+ yayokya ebigo byamu byonna era n’ayonoona ebintu byonna eby’omuwendo.+ Isaaya 64:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ennyumba* yaffe entukuvu era ey’ekitiibwa,*Bajjajjaffe mwe baakutendererezanga,Yayokebwa omuliro,+Era n’ebintu byonna bye twali tutwala nga bya muwendo byayonoonebwa. Okukungubaga 1:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Omulabe anyaze eby’obugagga bye byonna.+ Yerusaalemi alabye ab’amawanga nga bayingira mu kifo kye ekitukuvu,+Abo be wagamba nti tebalina kujja mu kibiina kyo.
19 Yayokya ennyumba ya Katonda ow’amazima+ era n’amenyaamenya bbugwe wa Yerusaalemi;+ yayokya ebigo byamu byonna era n’ayonoona ebintu byonna eby’omuwendo.+
11 Ennyumba* yaffe entukuvu era ey’ekitiibwa,*Bajjajjaffe mwe baakutendererezanga,Yayokebwa omuliro,+Era n’ebintu byonna bye twali tutwala nga bya muwendo byayonoonebwa.
10 Omulabe anyaze eby’obugagga bye byonna.+ Yerusaalemi alabye ab’amawanga nga bayingira mu kifo kye ekitukuvu,+Abo be wagamba nti tebalina kujja mu kibiina kyo.