10 N’amuddamu nti: “Laba nkola nammwe endagaano: Nja kukolera mu maaso g’abantu bo bonna ebintu eby’ekitalo ebitakolebwangako mu nsi yonna oba mu mawanga gonna;+ era abantu bonna b’olimu bajja kulaba ebikolwa bya Yakuwa, kubanga ekintu kye mbakolera kyewuunyisa.+