Zabbuli 74:10, 11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ai Katonda, omulabe alituusa wa okukuvuma?+ Omulabe alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?+ 11 Lwaki olemezzaayo omukono gwo, omukono gwo ogwa ddyo?+ Guggye mu kifuba* kyo obasaanyeewo. Zekkaliya 1:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Malayika wa Yakuwa n’agamba nti: “Ai Yakuwa ow’eggye, olituusa wa obutasaasira Yerusaalemi n’ebibuga bya Yuda+ by’osunguwalidde emyaka gino 70?”+
10 Ai Katonda, omulabe alituusa wa okukuvuma?+ Omulabe alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?+ 11 Lwaki olemezzaayo omukono gwo, omukono gwo ogwa ddyo?+ Guggye mu kifuba* kyo obasaanyeewo.
12 Malayika wa Yakuwa n’agamba nti: “Ai Yakuwa ow’eggye, olituusa wa obutasaasira Yerusaalemi n’ebibuga bya Yuda+ by’osunguwalidde emyaka gino 70?”+