Isaaya 54:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 54 “Yogerera waggulu n’essanyu, ggwe omukazi omugumba atazaalangako!+ Sanyuka era leekaana olw’essanyu+ ggwe atalumwangako bisa,+Kubanga abaana b’oyo eyayabulirwa bangiOkusinga abaana b’omukazi alina omusajja,”*+ Yakuwa bw’agamba.
54 “Yogerera waggulu n’essanyu, ggwe omukazi omugumba atazaalangako!+ Sanyuka era leekaana olw’essanyu+ ggwe atalumwangako bisa,+Kubanga abaana b’oyo eyayabulirwa bangiOkusinga abaana b’omukazi alina omusajja,”*+ Yakuwa bw’agamba.